Category: Ebyobufuzi
Eng Balimwezo Aweze Okulwanyisa Enguzi Mukibuga
Omubaka wa palamenti akyikirira abantu be Nakawa East munnakibiina kya NUP Eng Ronald Nsubuga Balimwezo olwaleero yewandisizza eri akakiiko kebyokulonda nga kumulundi guno ayagala kuvuganya kubwa loodi meeya bwekibuga Kampala ekifo ekirimu Erias Lukwago Balimwezo yomu kubaalabikidde kunkalala zekibiina kya NUP oluvanyuma lwokuweebwa kaadi okukyikirira ekibiina mukalulu akajja. Waddenga waliwo abalowooza nti Bslimwezo akoze bulungi…
Mwewale Eggaali Mukalulu: Poliisi Erabudde Bannabyabufuzi
Poliisi erabudde bannabyabufuzi wamu nabawagizi babwe okwewala okukunga ebibinja byabantu abamayiddwa nga Eggaali, mukiseera kyetugendamu ekyokusunsula abegwanyiza ebifo mu gavumenti ezebitundu mukulonda okugenda okubaawo okuva nga 3 omweezi ogwomwenda okutuuka 5. Okusinziira ku mwogezi wa poliisi muggwanga Rusoke Kituuma, enkola yokutambula neggaali z’ebyobufuzi kyabulabe nnyo eri bannabyabufuzi ssonga era zitataganya emirimu wamu nebyentambula. kituuma agamba…
Engeri Among Gyeyawangudde Ekifo ku CEC Nebitundu 92.8, Kadaga Yevuma Ekibiina
Sipiika wa palamenti Annet Anita AMong webukeredde olwaleero nga alangiriddwa nga omuwanguzi mukalulu akabadde aka vvaawo mpitewo kukifo kyomumyuka wa sentebe wa NRM owokubiri nga mukyala mukulonda okuyindidde mukisaawe e Kololo. Among yafunye obululu 11,680 nga byebitundu 92.8 nga yawangudde omumyuka wa sabaminisita asooka Rebecca Alitwala Kadaga eyafunye obululu 902 nga byebitundu 7.2. Akalulu kano…
Abed Bwanika Turns Against Bobi Wine, Accuses Him of Silencing Buganda Leaders
Ugandan politics has taken a dramatic turn as Kimanya-Kabonera MP, Abed Bwanika, launched a strong attack against Robert Kyagulanyi, better known as Bobi Wine, the leader of the National Unity Platform (NUP). Bwanika, once an ally of Bobi Wine, now says he regrets ever calling him “Mr. President” and accuses him of having a hidden…
Akakiiko katandise okuwuliriza okwemulugunya okwaava mu kamyuufu ka NRM
Akamyuufu ka NRM akaggwa kaalabikiramu emivuyo mingi omwaali effujjo, enguzi nabasinga obutamatira byaava mukulonda. Mubitundu ebisinga ebyava mukulonda byalangirirwa wayisewo ennaku, nebitundu ebirala waliyo okuttingana nokukiwa omusaayi. Oluvanyuma lwabavuganya okwemulugunya kubyava mukulonda, mukulembeze weggwanga Yowering Kaguta Museveni yatondawo akakiiko akakulemberwa omulamuzi John Musisi okuwuliriza okwemulugunya kwonna okwaava mukalulu. Akakiiko Kano kabantu 29, era nga baawuddwa…
Your Voice Matters!! Special Interest Groups Elections Begin Across Uganda
The Electoral Commission has officially launched a crucial phase of the 2025/2026 General Elections Roadmap — the elections for Special Interest Groups (SIGs) Committees at Municipality and City Division levels. This marks an important opportunity for citizens, especially Youth, Persons with Disabilities (PWDs), and Older Persons, to influence decisions that shape their communities. Campaigns for…
Sseggona Mumativu Nenteekateeka ya NUP eyokugaba Kaadi
Ekibiina Kya NUP, kitandise enteekateeka zokusunsula abanakwatira ekibiina bendera mukalulu kabonna akagenda okubaawo mu January w’omwaka ogujja, Okusinziira kunteekateka z’ekibiina, bakutandikira kubagala okwesogga palamenti mu Kampala, Busiro East, nebitundu ebirala. Omubaka Medard Lubega Seggona omu kubakulu mukibiina Kya NUP agamba bannauganda batekeddwa okwesiga okusalawo kwekibijna nokukiwa omukisa okulaga obwerufu muntekateka agenda mumaso. Enteekateeka eno etunuliddwa…
All Roads Lead to Kololo as NRM Prepares for High-Stakes Leadership & Election Summit
The National Resistance Movement (NRM) is set to hold a crucial national conference that could define Uganda’s political landscape ahead of the 2026 general elections. According to an official notice, the 1st Meeting of the 4th National Conference of the NRM will take place from 27th to 28th August 2025 at the Kololo Independence Ceremonial…
“Leave Him Alone” Museveni Blocks Son’s Order to Arrest Bobi Wine
A quiet but serious power struggle is unfolding within Uganda’s top leadership. President Yoweri Museveni has reportedly blocked a plan by his son, General Muhoozi Kainerugaba, to arrest opposition leader Robert Kyagulanyi, better known as Bobi Wine. The disagreement has sparked tension in security circles and exposed deep divisions in the government ahead of the…
Kotido & Abim NRM Delegates Throw Weight Behind Calvin Echodu’s NRM Bid For Vice Chairperson Eastern Uganda
Calvin Echodu’s campaign for NRM Vice Chairperson for the Eastern Region gained major traction this week, as party delegates from Kotido and Abim districts came together to offer their full endorsement during a consultative meeting in Kotido District. Held at Caritas Hall, the meeting drew enthusiastic participation from local NRM leaders, who rallied behind Echodu’s…


