Gavumenti Yakwewola mu AFREXIM Bank Okuwagira Embalirira Y’omwaka guno
Gvaumenti ya uganda yakwewola ensimbi za Uganda akase kamu nobuwumbi 1000 okuva mu banka ya AFREXIM okusobola okuwagira enteeka zokuzimba, okuddabiriza enguudo, wamu nensonga zenkulakulana endala nga bwebyagerekebwa mumbalirira yomwaka gw’ebyensimbi guno 2024/25. Okusinziira ku minisita we by’ensimbi Matia Kasaija, ensimbi zino ezigenda okwewolebwa zakukola kubintu ebyenkizo okuli okwongera omutindo kubirime, okuyamba kunteekateeka z’okusima amafuta,…


