Ebyaava Mukubala Abantu Webiri Mubikozese- Dr. Mukiza
Akulira ekitongole ekivunanyizibwa kubibalo muggwanga ki Uganda Bureau of statistics Dr Chris Mukiza asabye bannauganda awamu nebitongole ebyenjawulo okweyambisa ebibalo ebyafulumizibwa ekitongole kino munteekateeka zaabwe kubanga byatekebwamu sente z’omuwi womusolo Okwogera bino Ono abadde aliko ebyuma omuli tablets byakwasa ebitongole ebyenjawulo nga kinajjukira nti bino byebimu kubyakozesebwa mukubala abantu okwasembayo omwaka oguwedde. obuuma obwogerwako busoba…


