Ggaba daycare murder suspect returned to Uganda in February, killed children to get wealth

A 34-year-old man accused of murdering four children at a daycare centre in Ggaba had recently returned to Uganda from the United States and allegedly carried out the attack in pursuit of wealth through human sacrifice, according to prosecution. Christopher Okello Onyum was reently  charged with four counts of murder contrary to Sections 171 and…

Read More

Knife-wielding man storms Ggaba daycare center, kills four toddlers- police.

A horrific attack at a daycare center in the upscale suburb of Ggaba has left four toddlers dead and a community in deep mourning. The suspect, identified by police as 34-year-old Christopher Okello Anyu is currently in custody following a violent incident at the Ggaba Early Childhood Day Care. Chronology of the Attack According to Kampala Metropolitan…

Read More

EDDIE MUTWE: Kkooti Yakuwulira okusaba kwabwe okwa bbeyiro

kooti enkulu e masaka ewadde ennaku okuwerako ensala yokusaba kwokweyimirirwa kwabayambi bakulira ekibiina kya NUP Robert Kyagulanyi Sentamu. Omulamuzi Fatuma Nanziri Bwanika ataddewo olwanga 22 omwezi guno ogwomunaana oluvanyuma lwokuwulira enjuyi zombi mumusango gwobubbi nokutulugunya bannamawulire egivunanibwa Achileo Kivumbi, Edward Ssebuwuufu amanyiddwa ennyo nga Eddie Mutwe, Grace Wakabi amayiddwa nga Smart-wa Bobi, Gadaffi Mugumya nga…

Read More

EMPAKA ZA CHAN: Uganda Cranes Ettunka ne Algeria olwaleero

Olugendo lwa Uganda mu mpaka za CHAN 2024, lutandika olwaleero nga ettunka ne Algeria mukisaawe e Namboole. Uganda cranes erina ekirubirirwa ekyokujjawo ekipali kyokukoma kumutendera gwebibinja efananeko baliranwa baayo aba Tanzania NE Kenya abawangudde emizanyo gyabwe egyassose. Guno mulundi gwamusanvu uganda cranes okwenyigira mimpaka za chan waddenga tesukka mutendera gwa bibinja. Bano Bali mukibinja ekirimu…

Read More

Sseggona Mumativu Nenteekateeka ya NUP eyokugaba Kaadi

Ekibiina Kya NUP, kitandise enteekateeka zokusunsula abanakwatira ekibiina bendera mukalulu kabonna akagenda okubaawo mu January w’omwaka ogujja, Okusinziira kunteekateka z’ekibiina, bakutandikira kubagala okwesogga palamenti mu Kampala, Busiro East, nebitundu ebirala. Omubaka Medard Lubega Seggona omu kubakulu mukibiina Kya NUP agamba bannauganda batekeddwa okwesiga okusalawo kwekibijna nokukiwa omukisa okulaga obwerufu muntekateka agenda mumaso. Enteekateeka eno etunuliddwa…

Read More

Kiki Ekyaviriddeko ba Minisita ba Museveni Okuwangulwa

Akamyuufu k’ekibiina kya NRM, akaakubiddwa sabiiti ewedde, kaalese abantu banji mukuyongobera okuli neba minisita wamu nababaka ba palamenti abaluddeyo emyaka egiwera. Bano banji baasigadde mukunyiga biwundu wamu nokuzirika oluvanyuma lwabamusaayi muto okwefuga akalulu akaalabikiddemu emivuyo emingi, okulwanagana nokwerumiriza okunyaga obululu mubannakibiina abamu. Abamu kubaasuliddwa ettale kuliko minisita omubeezi ow’ebyobusuubuzi David Bahati, minisita omubeezi ow’emirimu Musa Ecweru,…

Read More

KITALO: Abantu abenjawulo bogedde kumugenzi Kanyeihamba

Omulamuzi wa kooti ensukkulumu eyanyuka Prof George Kanyeihamba olwaleero avudde mubulamu bwensi eno oluvanyuma lwebbanga nga atawanyibwa n’obulwadde. Okusinziira kumawulire okuva mubenganda, omugenzi afiridde mu ddwaliro e Nakasero gyamaze ennaku nga awanirirwa kubyuuma. Kanyeihamba yazalibwa nga 11, Agusto 1939, era nga abadde omu kubanmmateeka abamaanyi mu ggwanga uganda wamu nobukugu mubyenjigiriza. Ono wakusigala nga ajjukirwa…

Read More

Endagamuntu Empya Ziwedde Okukola, NIRA Ekakasizza Abaamala Okuzza Obuggya

Ekitongole ekivunanyizibwa kufulumya n’okugaba endagamuntu wano muggwanga ekya National Identification and Registration Authority -NIRA kitegezezza nga bwekyamaze okukola kundagamuntu zaabo abaasoka okuzza obuggya era nga esaawa zonna bakuzifuna. Bwabadde ayogerako nebannamawulire, Claire Ollama okuva mukitongole ekya NIRA  agambye nti  okufulumya endaga muntu kwatandise sabiiti ewedde era nga bakafulumya eziwera 100,000 okuva mubitundu by’eggwanga ebyenjawulo  era…

Read More