PFF Etegese okutongoza Ssemateeka n’obukulembeze bw’ekibiina

Ekimu kubibiina by’obufuzi ebikyali ebipya ekya PFF ekyekutula ku FDC gyebuvuddeko  kyongedde okusajjakula nga wetwogerera bategeka kutongoza semateeka w’ekibiina kyabwe n’okutema empenda kubutya bwebagenda okutambuza ekibiina. Enteekateeka wetwogerera zigenda mumaaso nga kino kikoleddwa oluvanyuma lwekibiina okukungaanya emikono egyetagisa okwetolola district za uganda okusobola okuwandiisibwa nga ekibiina mubujjuvu. abakungu okuva mubitundu bya uganda ebyenjawulo basuubirwa kumukolo…

Read More

Bbeeyi Y’emmwaanyi Eyongedde Okukka, Abalimi bali Mukutya

Gavumenti esabye abalimi b’emmwanyi okusigala nga bakakkamu wamu n’okwongera okusimba emmwanyi nga bwebongerako omuntindo kyongere kunyingiza yabwe wamu n’okusigala kukatale namawanga amalala okuli Brazil ne Vietnam. Bino bijjidde mukiseera nga ministry y’ebyobulimi, obulunzi n’obuvubi kyejje efulumye emiwendo emipya egy’emmwanyi nga gyongedde okukka Okusinziira ku minisita Frank Tumwebaze, alipoota eyakoleddwa minisitule eno eyafulumizibwa gyebuvuddeko yalaze nga…

Read More

Ebyaava Mukubala Abantu Webiri Mubikozese- Dr. Mukiza

Akulira ekitongole ekivunanyizibwa kubibalo muggwanga ki Uganda Bureau of statistics Dr Chris Mukiza asabye bannauganda awamu nebitongole ebyenjawulo okweyambisa ebibalo ebyafulumizibwa ekitongole kino munteekateeka zaabwe kubanga byatekebwamu sente z’omuwi womusolo Okwogera bino Ono abadde aliko ebyuma omuli tablets byakwasa ebitongole ebyenjawulo nga kinajjukira nti bino byebimu kubyakozesebwa mukubala abantu okwasembayo omwaka oguwedde. obuuma obwogerwako busoba…

Read More

Munnamawulire Wa CBS e Ssembabule Attiddwa, Omulambo Gusangiddwa mu Ddwaliro e Rubaga

Walabiseewo okutya mukitongole ekyamawulire oluvanyuma lw’omusasi wa mawulire ku CBS Radio okusinziira mubitundu bye Ssembabula amanyiddwa nga Jimmy Ssekabiito nga kigambibwa okuba nti ono yawambiddwa  n’oluvanyuma nattibwa era omulambo gwe gusangiddwa mu ddwaliro e Rubaga. okusinziira kumusunsuzi w’amawulire ku leediyo eya cbs Alex Nsubuga kumawulire age saawa bbiri ezokumakya, agamba nti ebituufu ebikwata kunfa ya…

Read More

Pulezidenti Museveni enkya Asuubirwa okujjayo Empapula okuvuganya mu Kalulu

Omukulembeze w’eggwanga Gen Yoweri Kaguta Museveni esaawa yonna asuubirwa okujjayo empapula eziraga obwetaavu bwokwongera okukulembera eggwanga lino uganda. okusinziira ku sentebe w’akakiiko k’ebyokulonda Dr. Tanga Odoi, Museveni wakulabikako kulunaku olwomukaaga era nga yagenda okukwatira ekibiina kya NRM bendera kukifo kyomukulembeze weggwanga era sentebe wekibiina kya NRM. “nga abavuganya abalala bwebakoze, ne pulezidenti Museveni wakulabikako mubuntu…

Read More

FHRI’s Tireless Crusade: Two Decades of Progress towards a Death Penalty-Free Uganda

By Teddy Namayanja    For over two decades, the Foundation for Human Rights Initiative (FHRI) has been at the forefront of the campaign to abolish the death penalty in Uganda. Through relentless advocacy, strategic partnerships, and unwavering commitment, FHRI has made significant strides towards achieving its goal. Early Years (2001-2010) FHRI’s campaign against the death…

Read More

Ensuring Electoral Integrity: The Significance of Accurate Voter Registration and Effective Demarcation of Voting Areas

By Teddy Namayanja    As Uganda prepares for the highly anticipated 2026 general elections, the electoral landscape is abuzz with activity. Political parties are intensifying their internal preparations, to ensure effective selection of candidates who will vie for top seats. The Electoral Commission is also working tirelessly to prevent past errors, implement electoral reforms and…

Read More