Eby’obufuzi mu KACITA: Kati Ani Ssentebe Omutuufu?
Enkalu zikyeyongedde mukibiina kyabasuubuzi ekya KACITA oluvanyuma lwabadde sentebe wakyo Dr Musoke Thadeus Nagenda okukwatibwa kunkoona lwakwenyigira mubyobufuzi. Ekyebuuzibwa obwa nga olutalo luno lutunulidde kibiina ekiri mubuyinza ekya NRM, Dr Musoke Nagenda mweyasinziira okuvuganya nga ayagala kaadi kukifo kya loodi meeya wa kampala. Nga ennaku zomwezi 4, ogwomunaana omwaka guno, omuwandiisi webyensimbi mukibiina kya KACITA,…


