
Kitalo! Omusika Wa Tamale Mirundi abuze!
Munnamawulile owerinya era omutunulizi weby’obufuzi atawunyikamu Joseph Tamale Mirundi yafa nga Augusto 13, muddwaliro e’Kisubi ngaweza egy’obukulu 60(November 25, 1964 – August 13, 2024). Mirundi yazikibwa ku Sande nga Augusto 18 kukyalo Matale Kalagala mu Disitulikiti ey’ekyotera. Mutabani wa Yowana Mirundi ne Molly Namatovu kati awezeza omwezi mulamba bukyanga afa. Nokutuusa kati omusika we akyabuze…