Pulezidenti Museveni enkya Asuubirwa okujjayo Empapula okuvuganya mu Kalulu
Omukulembeze w’eggwanga Gen Yoweri Kaguta Museveni esaawa yonna asuubirwa okujjayo empapula eziraga obwetaavu bwokwongera okukulembera eggwanga lino uganda. okusinziira ku sentebe w’akakiiko k’ebyokulonda Dr. Tanga Odoi, Museveni wakulabikako kulunaku olwomukaaga era nga yagenda okukwatira ekibiina kya NRM bendera kukifo kyomukulembeze weggwanga era sentebe wekibiina kya NRM. “nga abavuganya abalala bwebakoze, ne pulezidenti Museveni wakulabikako mubuntu…


