PFF Etegese okutongoza Ssemateeka n’obukulembeze bw’ekibiina

Ekimu kubibiina by’obufuzi ebikyali ebipya ekya PFF ekyekutula ku FDC gyebuvuddeko  kyongedde okusajjakula nga wetwogerera bategeka kutongoza semateeka w’ekibiina kyabwe n’okutema empenda kubutya bwebagenda okutambuza ekibiina. Enteekateeka wetwogerera zigenda mumaaso nga kino kikoleddwa oluvanyuma lwekibiina okukungaanya emikono egyetagisa okwetolola district za uganda okusobola okuwandiisibwa nga ekibiina mubujjuvu. abakungu okuva mubitundu bya uganda ebyenjawulo basuubirwa kumukolo…

Read More