Akakiiko K’ebyokulonda Katangazizza Kunsimbi Zebakozesa Mukuwandiisa Abavuganya
Akakiiko k’ebyokulonda kavuddeyo okutangaaza kunsimbi akakiiko zekakozesezza mukugula nokufulumya empapula zokuwandiisa abagala okuvuganya kukifo kya pulezidenti wa Uganda mukalulu akajja aka 2026. okusinziira ku mwogezi wakakiiko kebyokulonda mu ggwanga Julus Mucunguzi agamba nti bakozesa ensimbi nyinji okugula empapula zabavuganya kubwa pulezidenti nategeeza nti yensonga lwaki bagala palamenti erowooze kunsonga yembalirira yabwe nga akakiiko kebyokulonda nga…


